Blog

Page: 2

Ab’oludda oluwabula gavumenti mu palamenti baagalaemirimu ne kontulakiti ze bitongole bya gavumentizitekebwenga ku mitimbagano, kiyambeko bannayugandaokulondoola ebikolwa ebyobuli bwenguzi ebikolebwa mu bitongole bya gavumenti ebyeyongera buli olukedde. Bwebabadde banjula embalirira ya boludda oluvuganyagavumenti , gyebalowooza nti yeyanditunuuliddwa mu mwaka gwebyensimbi ogujja ogwa 2025-2026 yabwesedde55 n’obuwumbi 790, balaze nti obuli bwe nguzi ye kanaluzaala mu kuzingamya […]

Erling Haaland was substituted in the 60th minute after suffering a left ankle injury in Manchester City’s 2-1 FA Cup quarterfinal win over Bournemouth on Sunday. “Erling Haaland, set to miss most of the final part of the season due to ankle injury. Haaland’s expected to be fit in time to play a further part […]

Akulira ekitongole ekikesi mu Police ki Crime intelligence, AIGP Damulira Christopher Sserunjogi omu kubatambuza enteekateka zo ku kulakulanya abavubuuka abawangalira mu mu Ghetto, avuddeyo n’ategeza nti obumenyi bw’amateeka bukenderede  ddala mu district ye luweero. Kino Damulira agamba kivudde ku ntekateeka ya Pulezident Museveni jeyatandikawo, ey’okulonda abakulira zi ghetto ezenjawulo, ekibayambye n’okuteekawo enkolagana ennungi wakati wa […]

Abakulira Kampuni ya Umeme bawakanyizza omutemwa gw’ensismbi gavumenti gweyabawadde okusobola okusigaza ebyuma byabwe, oluvanyuma lwa Kontulakita okugwako newankubadde bakirizza okutwala ensimbi enzo. Umeme yali yasaba government obukadde bwa ddoola za America 234, muza Uganda bwe buwumbi 856 wabula nga gavumenti yategeka obuwumbi 700 okubuwa kampuni ya Umeme. Byabadde bikyali awo, Ssaababalirizi w’ebitabo bya government Edward […]

Kampuni yamasanyalaze eya Umeme ewaddeyo obuvunaanyibwa obwali bwagyiweebwa obw’okuddukanya eby’amasannyalaze mu Uganda, kati bukwasiddwa ekitongole kya gavumenti ekya “Uganda Electricity Distribution Company Ltd” Obuvunaanyizibwa buno UMEME bwajikwasibwa nga 01 February,2005, era abantu emitwalo 250,000 bebaali bakozesa amasannyalaze mukiseera ekyo, wabula oluvanyuma lwemyaka 20 egy’ekulungudde abantu obukadde bubiri n’emitwalo 20, bebayundiddwa era bebakozesa amasannyalaze mu Uganda. […]

The Police in Kitagwenda District have arrested AMARAKUTUNGA LEVI, a musician and male councilor representing persons with disabilities, for allegedly murdering a 4-year-old child from Nyaruhanda Village in a suspected ritual sacrifice. The child went missing on March 16, 2025, after being sent to a neighbor’s house, and the body was discovered the next morning […]

The Magpies won their first domestic competition since the 1955 FA Cup 70 years ago. Eddie Howe becomes the first English manager to win a domestic trophy since Harry Redknapp in 2008. It is also the first time in a decade that the League Cup has been won by a team other than Liverpool, Manchester […]

Arsenal thrash PSV  7-1 with Ødegaard (scored a brace), Timber, Nwaneri, Merino, Trossard and Calafiori all scoring. Magnificent night for Arsenal as they register their biggest Champions League win since beating Slavia Prague 7-0 in 2007. The Gunners also set up another record today by becoming the first side in Champions League history to score […]

Kalisoliiso wa gavumenti mwennyamivu olwabamu ku bakozi ba gavumenti kko n’abakulembeze abalonde bakyagaanidde ddala okwanja eby’obugagga bye balina ng’amateeka bwegalagira. Kaliisoliiso Betty Olive Namisango Kamya agamba nti ebbanga lyeyakamala mu wofiisi eno, akizudde nti bano bwebajja okwanja eby’obugagga byebalina e bisinga babikukulira, ekyongedde okulinyisa omuze gw’obulyake okwongera okwegyiriisa. Okwogera bino Kamya abadde alangirira okutandika entekateeka […]

Munnabyabufuzi era munnakisinde ki Democratic Alliance (DA) Samuel Walter Lubega Mukaaku, asabye abali ku ludda oluvuganya okwekomako ku byebakola byagamba nti bisosonkereza abebyokwerinda, nebwebaba babikolera mu mateeka. Mukaaku onokoddeyo eky’okwambala obukofiira obumyufu obuli mukikula ng’ekyobwamagye bu ‘beret’ n’agamba nti newankubadde balina eddembe okubwambala, wabula mukiseera kino kiba kirungi okubwerekereza kubanga bugenda kuttisa abantu bangi. Munnakisinde […]


Current track

Title

Artist