Abaana babiri bakwatidwa mubitundu bye kasese lwakutisatisa somero
Written by Musinguzi Benard on July 11, 2023
Waliwo abaana babiri abakwatidwamubitundu bye kaseese, kubigambibwa nti bawandiise ebibaluwa bikiro kitwala omunaku ebitiisatiisa nti musomero mwebasomera elya ST Charles Lwanga high School ligenda kukolebwako obulumbaganyi bwekitujju era nga kuliko omukono gwabayekera ba ADF.
Abaana abakwatidwa kuliko Mwesigye Inocent 16yrs ne Ayebale Benoni 17 yrs bonna bali mu s1, nga mubaluwa bino baalaze namasomero amalala agagenda okulumbibwa mu bitundu bye kasese okuli st Andrews p/s nekibingo p/s mungeri yokutiisatiisa.
Enanga agamba nti era abaana bano babade nempisa evundu kusomero ,era kati balindiride kutwalibwa mu kkooti ewozesa abaana kubanga bali wansi wa myaka 18.