Gavumenti esazeewo nti laboratory bbiri zokka mu ggwanga e zikkirizibwa okukebera DNA y’abataata mu ggwanga.

Written by on July 11, 2023

  • Gavumenti esazeewo nti laboratory bbiri zokka mu ggwanga e zikkirizibwaokukebera DNA y’abataata mu ggwanga.

Okusalawo kuno kuzze mu kiseera ngabazadde bangi okwetoloola egwangabayayana okukebeza abaana babwenadala abasajja, okukakasa oba ngaddala bamuntumbwe zaabwe, nayeabamu bawunzise amaka gasatulukuseolwebiva mukukebera endga luse .

Okusinziira ku nsala entongole, gavumenti ng’eyita mu minisituley’ebyobulamu, laboratory bbiri zokkamu ggwanga ze zikkirizibwa okukolaokukebera DNA y’obuzaale.

Labalatole ezikkiriziddwa kuliko MBN lab ku luguudo lw’e Nakasero ne laboratory ya gavumenti eyadiagnostics laboratory e Butabika.

Okusinziira ku minisita w’ebyobulamu, Dr Jane Ruth Aceng, enkola yagavumenti egendereddwamuokulungamya enkola y’okukebera DNA y’obuzaale, okulaba ng’ebiva mu kukebera bituufu, byesigikaokumalaqwo endoliito mumaka, era mukiseera kino lab zonna endalaziyimirizidwa obutadamu kukeberaDNA.


Reader's opinions

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *



Current track

Title

Artist