Polisi evumiridde ekikolwa Kya banabyabufuuzi kuluda oluvuganya gavumenti
Written by Musinguzi Benard on June 27, 2023
Polisi evumiridde ekikolwa Kya banabyabufuuzi kuluda oluvuganya gavumenti.olwokujisako olukongolo nga beetakozesa bwangu kutaasa baana ba somero lya lubhirihwa secondary school abafira mubulumbaganyi obwakaolebwa abakambwe ba ADF.
Omwogeezi wa polisi muggwanga Fred Enanga.mukuwayamu naye alambuludde bulungi butya bwebafunamu amawurire gano era nasaba banabyabufuuzi okukomya okukolokota gavumenti.
Enanga era akakasiza nga bwewaliwo nnabamu bayekera abeyanjude kukitebe Kya ADF e muhooti nebanyonyola police butya bwebaluka obulumbaganyi buno